Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Akwatiddwa n’ennyama y’enkima ayolekedde kaduukulu

Police e Kapchorwa egombyemu obwala omusajja asangiddwa n’ennyama y’enkima ekikontana n’amateeka agafuga ebisolo byomu…

General Kayihura akoze ekyukakyuka mu Police

Ssaabaduumizi wa Police mu ggwanga General  Kale Kayihura aliko enkyukakyuka z’akoze  mu kitongole kya…

Aba NRM baleese TUTEREEZE mu kawaayiro 102(b)

Waliwo ekibinja ky’abawagizi ba NRM abavuddeyo n’enteekateeka eya Tutereeze mu kawaayiro aka 102 (b)…

Amabanja gaggazzaawo Nakumatt e Mbarala

 Ettabi lya Nakumatt ery’e Mbarala liggaddewo olwamabanja g’obupangisa ku kizimbe okusukka ogwobulamuzi nga kati…

Kasirye ggwanga yeerayiridde okufaafaagana n’ababbi b’ettaka

Brigadier Kasirye Ggwanga avuddeyo n’asoomooza abo bonna abagamba nti balina ebiwandiiko ebituufu ku ttaka…

Tuyisa ebiteeso nebitateekebwa mu nkola – Loodi Meeya Lukwago

Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago agamba nti agenda kulekera awo okutuuza enkiiko…

Abaana 5 bajjiiridde mu nabbambula w’omuliro – Kyankwanzi

Ekikangabwa kibuutikidde Famire emu e Kyankwanzi abaana bataano bonna bwebasirikkidde mu nabbambula w’omuliro akutte…

Bakyala b’abaserikale bakubye aba UMEME e Iganga

Wabaddewo katemba mu nkambi ya Police e Iganga ng’abakyala b’abaserikale bagwa ekiyiifuyiifu ku bakozi…

Akubye mukazi we akakumbi n’amuttirawo – Buvuma

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu ttawuni kkanso y’e Buvuma ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Buvuma, omusajja…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon