Neyimbira Byange 2021

Neyimbira Byange 2021 abaana bakasuka amavoko, naawe woli newewuunya.
Guno omwezi gwa mapenzi, kati nnyumirwa olunaku lwabagalana olunaku olwenkya nga wekuumira ku ♥ ❤ Simba okuva ssaawa 4 ezookumakya okutuusa ssaawa kumi ezoolweggulo nga tukubira ennyimba eza Love💘 😻 💜 eyo ye Leediyo yo etakujuza.
OMUGANDA YAGEREESA NTI
“………… talya kasolo,”
Lumaleeyo naawe olinnyumiza Abazzukulu nti lwabutetaba mu Ngule ya Simba naye ebibuuzo nafunangamu byensobola.
Wuliriza Engule ya Simba gyewasubiddwa oba eyakunnyumidde okuva ku www.afkloud.com oba wefunire App ya Afkloud okuva ku ‘play store’
Okubbirako ku lugero olwo, amakulu gaalwo gali nti;
Mu bulamu obwabulijjo olina kusooka kutuuyana okutuuka kubuwanguzi kubanga embwa okuyigga omusu terina kuba nkolya olina okugitendeka okuva mu buto.
Engule 2019 World Cup y’Olulimi Oluganda Nookumanya ewagiddwa KCB Bank Uganda ne Africell Uganda.
Yessaawa lukoye nate, Engule World Cup Y’olulimi Oluganda Nookumanya 2019, ewagiddwa @KCB Bank Uganda ne @Africell Uganda.
Kati leero lukoya ku ssaawa bbiri ez’ekiro tosubwa ow’Njovu: Galabuzi Musisi Charles Nsoloyamaanyi w”e Wakiso-Kyoga. Nte: Kirevukyammese Oscar w’e Ssi-Bukunja. Mpeewo: Kajjiri Brian Basajjabaagalammanga w’e Ggamba-Buyikwe.
Engule World Cup Y’olulimi Oluganda Nookumanya 2019, byewasubiddwa e Kikyusa nga etongozebwa. Omwana Nkwawayamunyeera yatabukidde ekibuuzo.
World Cup y’Olulimi Oluganda n’okumanya ewagiddwa KCB Bank Uganda ne Africell Uganda.
Kati leero lukoya ku ssaawa bbiri ez’ekiro tosubwa ow’Njovu: Galabuzi Musisi Charles Nsoloyamaanyi w”e Wakiso-Kyoga. Nte: Kirevukyammese Oscar w’e Ssi-Bukunja. Mpeewo: Kajjiri Brian Basajjabaagalammanga w’e Ggamba-Buyikwe.
Okutongoza Engule ya Radio Simba 2019 e Kikyusa Salabwa Gardens. #Engule2019WorldCupYolulimiOluganda ekutuusibwako KCB Bank Uganda
Radio Simba n’omutima gwayo omugabi etandise okuddiza abawuliriza baayo Abayisiraamu abali mu kisiibo n’ettu omuli eby’okunywa, engano, sukaali, biscuit, butto n’ebirala bingi.
Bwatyo mwana Muwala Myamya yewangulidde obwa Pulezidenti bw’ensi ya Neeyimbirabyange olwo ye Kajiiko namumyuka mulusindana olubadde olwa Kaasa meeme.