Omuvubuka eyalabikidde mu katambi ka kkamera enkettabikolwa nga agezaako okutema wamu n’okukuba ennyondo omusuubuzi eyabadde asasulwa ensimbi ku kyuuma ekikuba kasooli e Nateete yakwatiddwa ngono kigambibwa nti yagiddwa mu Disitulikiti y’e Rakai nga kitegeerekese nti ye Ashraf Kizza.
Kigambibwa nti ono abadde akolera Beshir Mill investment ngabadde yakamalawo emyezi 4.
Omuvubuka eyalabikidde mu katambi nga agezaako okutema omusuubuzi akwatiddwa
