Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 818 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Tuyisa ebiteeso nebitateekebwa mu nkola – Loodi Meeya Lukwago

August 17, 2017 · Mubiru Ali

Loodi Meeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago agamba nti agenda kulekera awo okutuuza enkiiko za kkanso okuggyako nga ebiteeso enkiiko zino byeziyisa bitwalibwa nga ensonga era nebiteekebwa mu nkola.ย 

Lukwago bino yabyogeredde mu lutuula lwa kkanso eggulo olwabadde lutudde okuteesa ku nsonga ez’okulaba oba nga abaserikale aba KCCA abagambibwa okuba nga bakwasisa amatateeka oba nga kyebagenda okukola kiri mu mateeka.

Loodi Meeya alaze obwennyamivu obwa kkanso eno obutassibwamu kitiibwa nebyebateesa okulekebwawo ettayo n’agamba nti kino kibafuula abataliiko kyebagasa.