Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Ttabamiruka w’Abakyala mu Buganda aguddwawo Maama Nnaabagereka

May 16, 2024 · Mubiru Ali
Ttabamiruka lw’Abakyala okuva mu Buganda lutandise mu Lubiri e Mengo wansi w’omulamwa “Abakyala bankizo mu nkulaakulana eyannamaddala”.
Maama Nabagereka Sylvia Nagginda ye mugenyi omukulu era yatuuse dda nabakungu bangi okuva mu Gavumenti ya Buganda, nga n’Omubaka omukyala owa Kampala Hon. Shamim Malende waali. Abakyala bakutendekebwa mu byobulamu, amateeka, ebyenfuna n’enkulaakulana nebirala.