Amabanja gaggazzaawo Nakumatt e Mbarala

Pinterest LinkedIn Tumblr +

 Ettabi lya Nakumatt ery’e Mbarala liggaddewo olwamabanja g’obupangisa ku kizimbe okusukka ogwobulamuzi nga kati gatuuse mu ssiringi za Yuganda obuwumbi bubiri. 

Ssemaduuka wa Nakumatt ono abadde ku kizimbe ekiyitibwa Mpororo ekisangibwa mu luguudo Buremba mu Divizoni y’e Kamukuzi mu Munisipaali y’e Mbarara.

Ekizimbe kino kya Minisita omubeezi  ow’ebyokwerinda n’abaazirwanako  , Hon. Bright Rwamirama .

Kinajjukirwa nti Nakumatt eggaddewo amatabi gaayo asatu omuli eribadde ku Acacia Mall e Kololo,  eryoku Village Mall e Bugoloobi ne
Nakumatt e  Ntebe

 

 

 

 

 

Share.

Leave A Reply