Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 178 listening Simba FM Live
News

Chairman Nyanzi agattiddwa ne Mukyala we olwaleero

April 26, 2024 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Ssabakunzi wa National Unity Platform Nyanzi Fred Ssentamu lwagenda okugattibwa mu bufumbo obutukuvu nowuwe e Lubaga noluvannyuma bakusembeza abagenyi baabwe ku Freedom City. Abantu abenjawulo webali okuba nga abajulizi nga ne Pulezidenti wa NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nowuwe Barbie Kyagulanyi webali.

Ssaabakunzi w’ekibiina kya National Unity Platform, Chairman Nyanzi Fred Ssentamu Mtu Wawatu akubye ebirayiro mu bufumbo obutukuvu ne munne Majorine Namukisa olwaleero mu Lutikko e Lubaga.