Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nalumiriza abasirikale ba Uganda Police Force bagamba nti be baali emabega w`obuvune obwatuusibwako. Ono agamaba kuliko DPC wa Kiira Police Division Kuzara Robert eyali adduumira ekikwekweto, omusirikale omulala gwagamba nti yeyakasuka akakebe ka tear gas Twesigye. Agambye nti bano wakubakuba mu mbuga z`amateeka.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe