Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 98 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Poliisi etubuulire Wambi gyali – Rubongoya

July 26, 2024 · Mubiru Ali
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo omuwagizi wa NUP Wambi Peter eyakwatibwa ku lunaku olwa bbalaza bweyali agenda mu lukiiko lwa Bannamawulire ku Kavvule.
Rubongoya agamba nti nokutuusa olwaleero ono tamanyiddwako mayitire nga n’abafamire basobeddwa eka ne mu kibira.
Photo credit: Reuters