Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
Newuumya Ssewungu byayogera – Pulezidenti Museveni
July 26, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; โWaliwo omusajja ayagala ennyo okusaagirira gwebayita Ssewungu. Ntera nnyo okugoberera abantu abo abatali nnyo bamugaso. Nawulidde agamba nti olwokuba enguudo zaffe ziyisa emotoka 2 obubenje kyebuva bubeera obungi nti era tulina kukyuusa tuzimbe eziyisa emotoka 4. Nolaba abantu abakulu nga boogera nga abaana abato.โ