Omusajja eyeyita ‘Yeesu’ Jesus Navas Vera asumba ekkanisa ya King of Star Glopper Eden Church e Wobulenzi aleeteddwa mu Kkooti. Avunaanibwa omusango gw’okugaana okumubala ng’agamba nti ye ssi wa ku nsi yava mu ggulu n’olwekyo tasaanye kubalibwa ku Nsi.
Bano tebakiririza munteekateeka ya Gavumenti yonna kuba bbo, kuba bbo si ba Mmemba ba Nsi eno.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.