Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 53 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Akwatiddwa n’ennyama y’enkima ayolekedde kaduukulu

August 21, 2017 · Mubiru Ali

Police e Kapchorwa egombyemu obwala omusajja asangiddwa n’ennyama y’enkima ekikontana n’amateeka agafuga ebisolo byomu nsiko.

Omwogezi wa Police mu kitundu kino nga ye Rogers Tayitika agamba nti akwatiddwa ye Nicholas Wabololo myaka 20 era nga mutuuze wooku kyalo Mabale ekisangibwa mu ggombolola y’e Batila mu Disitulikiti y’e Bulambuli