Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 807 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kasirye ggwanga yeerayiridde okufaafaagana n’ababbi b’ettaka

August 17, 2017 · Mubiru Ali

Brigadier Kasirye Ggwanga avuddeyo n’asoomooza abo bonna abagamba nti balina ebiwandiiko ebituufu ku ttaka ly’e Lubowa babireete. 

Kino kijjidde mu kiseera nga Ggwanga aliko emmotoka Weetiiye gyeyateekera omuliro mu ssabbiiti ewedde  nga yali ereeteddwa okusenda ku ttaka lye.

Kasirye ategeezezza nti tagenda kukkiriza muntu yenna kuzannyira ku ttaka lye kubanga ettaka lyafuuse akataka  era n’alabula n’abo abeenyigira mu kubba ettaka nti bubakeeredde .