Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,007 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bakyala b’abaserikale bakubye aba UMEME e Iganga

August 15, 2017 · Mubiru Ali

Wabaddewo katemba mu nkambi ya Police e Iganga ng’abakyala b’abaserikale bagwa ekiyiifuyiifu ku bakozi ba UMEME okuva e Iganga nebabakuba nga babatangira okubateeramu bu mmita bwa Yaka mu nnyumba zaabwe.ย 

Abakazi bano bavumbagidde abakozi ba UMEME nebabalindiggula eri era nebabakkakkanako nebakuba nga mwotwalidde n’okwonoona bu mmita bwebabadde baleese okukozesa . Abakyala bano bagamba nti tebasoose kusomesebwa ku nkozesa ya Yaka so nga ate ne ba bbaabwe beeyaguza luggyo.