Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omukuumi wa Ssaabasajja yagenze ku misomo – Katikkiro

May 17, 2024 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nategeeza nti akulira eggye erikuuma Kabaka, erya Kabaka Protection Unit, Capt. Edward Ssempijja teyabuzeewo nga bali bweru oluvannyuma lw’eggye lya UPDF okulangirira nti ono anoonyezebwa.
Katikkiro agamba nti ono yagenze ku misomo emitala w’amayanja oluvannyuma lwokufuna sikaala nti era yamuwandiikira mu butongole namutegeezaako.
Omwogezi w’eggya lya UPDF Spokesperson Brig. Gen. Felix Kulayigye yavaayo nga 15-May nategeeza Capt. Ssempijja yembulankanya okuva ku mulimu era bamunoonya.