Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

poliisi ekutte 3 ku bye ttemu

Poliisi egamba nti yakakwata abantu basatu ku byekuusa kuttemu omwafiira eyali akulira eddwaliro lya…

tulina okusabira banaffe – ababaka abasiraamu

Ababaka ba Palamenti Abasiraamu bagamba nti tebagenda kussa mukono okutuusa nga Gavumenti ebakkirizza okutegeka…

poliisi ya kira road ekutte takisi mwebabbira abasaabaze

Poliisi ya Kira ROad ekutte taxi nnamba UAW 299A nga ekolera ku Northern Bypass…

ebyappa otto byeyaleeta sibyange – kasekende

Omumyuka w’akulira Bbanka enkulu eya Yuganda Louis Kasekende, avuddeyo mu kakiiko akavunaanyizibwa ku kulondoola…

ababaka bazinye amazina mazibu

Ababaka ba Palamenti baalaze kyebalinawo mu by’amazina olunaku lweggulo nga bakulembeddwamu Hon Hamson Obua…

bobi wine akubye bayimbi banne omuziki

Hon Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yakubye babaka banne omuziki era bangi balabiddwa…

okusoma olulimi oluchayina kwandifuuka okwobawaze mu masomero

Palamenti yakuyisa amateeka agalagira amasomero gonna mu Ggwanga okutandika okusomesa olulimi Olucayina nga kino…

boda boda zakusikizibwa tuk tuk mu kampala – h.e Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni tavuddeyo nategeeza nti Gavumenti erina enteekateeka empya ku ntambula y’ebidduka…

ssente sikyekikulu wabula ddembe lya bonna – bobi wine

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine asekeredde obukodyo Gavumenti mweyise…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon