Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
bobi wine akubye bayimbi banne omuziki
December 21, 2018 · Mubiru Ali
Hon Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine
yakubye babaka banne omuziki era bangi balabiddwa nga bazinira ku
luyimba lwe olwa Kyarenga awatabadde kusosola mu bibiina ku kabaga
akaggalawo omwaka akababaka ba Palamenti era bangi balabiddwa nga
bamweyunzeeko ku stage.