Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ababaka bazinye amazina mazibu
December 21, 2018 · Mubiru Ali
Ababaka ba Palamenti baalaze kyebalinawo mu by’amazina olunaku lweggulo
nga bakulembeddwamu Hon Hamson Obua ne Hon Odonga Otto nga bazinira ku
luyimba lwa ‘Malwedhe’ olulimu okuzina nga bwebaggwa ebiggwo. Bino
byonna byabadde ku kabaga k’Ababaka akagalawo omwaka.