Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 345 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

boda boda zakusikizibwa tuk tuk mu kampala – h.e Museveni

December 21, 2018 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni tavuddeyo nategeeza nti Gavumenti erina enteekateeka empya ku ntambula y’ebidduka mu kibuga Kampala okusobola okulwanyisa omugoteko gw’ebidduka.
Pulezidenti Museveni agamba nti mu mateeka g’ebidduka amapya Boda Boda zonna zigenda kugobwa mu kibuga wakati zisikizibwe ne Piki piki ez’emipiira esatu ezakazibwako erya Tuk Tuk.