Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
poliisi ekutte 3 ku bye ttemu
December 22, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi egamba nti yakakwata abantu basatu ku byekuusa kuttemu omwafiira
eyali akulira eddwaliro lya Kigandaalo Health Centre IV Dr Ibra
Gwaluka. Nga ku bano kati abatemeza emabega w’emitayimbwa kuliko
nakulira eby’obulamu mu Disitulikiti y’e Mayuge Dr Charles Nabangi.