Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 389 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

tulina okusabira banaffe – ababaka abasiraamu

December 22, 2018 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti Abasiraamu bagamba nti tebagenda kussa mukono okutuusa nga Gavumenti ebakkirizza okutegeka okusaalira mu kisaawe ky’ameefuga e Kololo bategekereyo omukolo ogwokusabira Abasiramu bebagamba nti bazze batulugunyizibwa n’okubuzibwawo mu ngeri.
Okusinziira ku Imam wa Palamenti era nga ye yawomye omutwe mu mukolo guno, Hajji Latif Ssebaggala, nti mu kusaba kuno era bakwanjulira Bannayuganda olukalala lw’abasiraamu abazze babuzibwawo n’okwanika ababatulugunya.