Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
poliisi ya kira road ekutte takisi mwebabbira abasaabaze
December 21, 2018 · Mubiru Ali
Poliisi ya Kira ROad ekutte taxi nnamba UAW 299A nga ekolera ku Northern
Bypass nga ebadde yeyambisibwa okunyaga abasaabaze. Ddeereva ne
Conductor bakwatiddwa nebasangibwa n’ensawo y’omukazi omubadde amasimu
10 agalowoozebwa nti gabiddwa ku basaabaze.