Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 345 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

okusoma olulimi oluchayina kwandifuuka okwobawaze mu masomero

December 21, 2018 · Mubiru Ali

Palamenti yakuyisa amateeka agalagira amasomero gonna mu Ggwanga okutandika okusomesa olulimi Olucayina nga kino kiyinza okutandika omwaka ogugenda okutandika ogwa 2019. Minista avunaanyizibwa ku nsonga z’obwapulezidenti Esther Mbayo y’abotodde ekyaama kino bw’abadde ku mukolo ogw’okutikira abasomesa ababanguddwa mu kusomesa Olucayina.
Mininsita Mbayo agamba Bannayuganda bangi bafiiriddwa emirimu olw’obutamanya Lucayina nga kati baagala abaana batandike okulusoma bu bibiina ebisooka kisobozese okutumbula enkolagana wakati w’amawanga, Uganda ne China.