Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje e Mbale

Kitalo! Abantu 4 bafiiriddewo mbulaga n’abalala abawerako nebalumizibwa byansusso mu kabenje akaguddewo ku mayiro…

Komakech alina okudda mu Palamenti – Omumyuuka wa Sipiika

Omumyuka wa Sipiika Anita Among ategeezezza nga bwagenda okukola kyonna ekisoboka okulaba nga Christopher…

Pulezidenti Museveni alonze Shifrah Lukwago

Bammemba abalala abalondeddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okutuula ku lukiiko lwa Akakiiko akalera eddembe…

Bannansi ba Afghanistan 51 batuuse mu Yuganda

Ekibinja kya Bannansi ba Afghanistan 51 ekisoose kituuse mu Ggwanga Yuganda ekya yaleero. Bano…

MD wa UPPC akwatiddwa

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango mu Ggwanga ekya…

Poliisi ekutte abasuubuzi ababadde bekalakaasa mu Kampala

Uganda Police Force mu Kampala enywezezza ebyokwerinda mu Kibuga Kampala ku Mukwano Arcade abasuubuzi…

Atalina bujulizi tajja kuteesa mu Palamenti – Oulanyah

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah; “Tojja kwogera singa onaaba tokoze kunoonyereza ku nsonga…

NALEMEREDDWA OKUGENDA E ZAMBIA

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine…

Gwebawawabira Gashumba teguwuliddwa

Okuwulira omusango ogwawawabirwa Frank M. Gashumba kwongezeddwayo okutuuka nga 30 omwezi guno. Gyebuvuddeko katono…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon