MD wa UPPC akwatiddwa

Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku buzzi bw’emisango mu Ggwanga ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bwebakutte Prof. Waswa Tom Davis, nga ono ye Managing Director Uganda Printing and Publishing Corporation – UPPC ku bigambibwa nti yabulankanya ensimbi z’ekitongole obuwumbi 3 wamu n’abantu abalala abagenda okunoonyerezebwako nabo bakwatibwe.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply