Pulezidenti Museveni alonze Shifrah Lukwago

Bammemba abalala abalondeddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okutuula ku lukiiko lwa Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu mu Ggwanga aka Uganda Human Rights Commission – UHRC nabo balabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti akasunsula ababa balondeddwa aka Parliament Appointments Committee nga bano kuliko Crispus Kaheru ne Lukwago Shifrah.

Add Your Comment