Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 247 listening Simba FM Live
News

Sipiika alagidde Bannamateeka ba Palamenti okuggula omusango ku Observer

April 24, 2024 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anita Among alagidde ekitongole kya Palamenti eky’amateeka okuwawabira olupapula lwa The Observer nga agamba nti lusiga obukyaayi mu Bannayuganda nga lwagala okukyayisa Palamenti. Sipiika agamba nti olupapula luno lwawandiika nti Ababaka abamu baweebwa ekyoja mumiro okuba mu bitongole ebimu obutabiggalawo oba okubizza mu Minisitule ezibivunaanyizibwako.
Sipiika yewuunyizza engeri oli gyayinza okugulirira Ababaka bonna so nga bategefu nokuwanika emikono okulonda.