Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
News

Malende abagidde abasuubuzi ekiwandiiko ekiraga enoongosereza ezirina okukolebwa mu tteeka ly’omusolo

April 23, 2024 · Mubiru Ali
Munnamateeka era Omubaka omukyala owa Kampala Shamim Malende olunaku olwaleero asisinkanye Abakulembeze b’abasuubuzi mu Kampala nga bakulembeddwamu omwogezi wa KACITA Isa Ssekitto nabawa ekiwandiiko ekyoleka ebituli ebiri mu mateeka g’omusolo wamu n’ebiragiro ku nkola ya EFRIS nenoongosereza ezirina okukolebwa.
Ekiwandiiko kino era gyoleka omulimu ogulina okukolebwa Palamenti, Minisita w’Ebyenfuna wamu n’ekitongole kya Uganda Revenue Authority (URA) okusobola okugonjoola endoliito eziriwo ku misolo.