Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 56 listening Simba FM Live

Atalina bujulizi tajja kuteesa mu Palamenti – Oulanyah

August 24, 2021 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah; “Tojja kwogera singa onaaba tokoze kunoonyereza ku nsonga gyogenda okwogerako. Olina okubeera n’obujulizi. Ebiseera byokuteebereza byoyogera byayita dda. Tukole, kuba abantu batutunuulidde n’eriiso ejjogi ku kiki kyetugenda okukola. Batulinze.”