Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje e Mbale
Kitalo!
Abantu 4 bafiiriddewo mbulaga n’abalala abawerako nebalumizibwa byansusso mu kabenje akaguddewo ku mayiro 6 ku luguudo lwa Mbale –Tororo.
Akabenje kano kabadde tuleela y’amafuta nnamba 4915AA07, Toyota Prado nnamba UBA 207J ne Toyota Double Cabin.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!