Komakech alina okudda mu Palamenti – Omumyuuka wa Sipiika

Omumyuka wa Sipiika Anita Among ategeezezza nga bwagenda okukola kyonna ekisoboka okulaba nga Christopher Komakech yeddiza ekifo kye nga omubaka w’essaza lya Aruu mu Palamenti.
Kino kiddiridde omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Gulu Tadeo Atwine okuwa ensala ye ku musango ogwawabibwa eyawangulwa Odonga Otto nalagira akalulu kaddibwemu nga agamba nti Komakech bweyali alekulira ebbaluwa ye eva ku mulimu yagiwa omuntu mukyamu.
Kati Among agamba nti okusiima kwebalina okuwa omugenzi Lokech kwekukakasa nti mutabani we ono akomawo.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply