Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Soroti Yunivasite etandika gwa kkumi

       Yunivasite ya Gavumenti esookedde ddala mu bitundu bya Teso, etuumiddwa Soroti…

Ab’e Mukono batutte abapunta entyagi

Abatuuze  ku kyalo Kitega ekisangibwa mu masekkati ga Mukono bavudde mu mbeera nebatwalaganya abapunta…

Avunaanibwa ogw’okutta owa Mobile Money ayolekedde okusingisibwa ogw’obutemu – Mukono

Abayambi ba kkooti enkulu e Mukono basabye omulamuzi Margret Mutonyi okusingisa omusajja Eric Kiwanuka…

DFCU Bank ekubiddwa mu kkooti lwa mabanja ga Crane Bank

Kkooti ekola ku misango gy’amabanja eragidde DFCU Bank okuteekayo kwewozaako kwaayo mu bbanga lya…

Ssemaka afunyisizza muwala olubuto yeewadde obutwa

Ssemaka yeewadde obutwa n’akkirira ezzirakumwa oluvannyuma lw’okuganza kawala ke ak’emyaka 16 n’akafunyisa olubuto wamu…

Ababaka mu Palamenti balabudde bannaddiini ku ky’ekkomo ly’emyaka gya Pulezidenti

Waliwo abamu ku babaka mu Palamenti abasabye abakulembeze b’enzikiriza nti ensonga ezikwatagana n’emyaka gya…

Abakulembera NRM balagidde ba Memba obutaddamu kwogera ku kya kkomo lya myaka gya Pulezidenti

Akakiiko akafuzi aka NRM ak’okuntikko kalagidde bannakibiina bonna okwesammulira ddala eby’okwogera ku nsonga y’okuggya…

Kavumba awuumye mu Kiggunda Ky’omwaka 1900

Kyabadde kijjobi era ekyepukulu ekyaleka emmese obuwuulu nga nasinsi w’omuntu akungaanidde mu Kiggunda Ky’omwaka…

Myaka 19 Yogaayoga tutuuse ku Kiggunda Ky’omwaka

Kavumba atandise okuwuuma nga nasinsi w’omuntu yeekuluumulula okuva ebule n’ebweya okwegatta ku Luboggola Simba…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon