Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,024 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Myaka 19 Yogaayoga tutuuse ku Kiggunda Ky’omwaka

August 6, 2017 · Mubiru Ali

Kavumba atandise okuwuuma nga nasinsi w’omuntu yeekuluumulula okuva ebule n’ebweya okwegatta ku Luboggola Simba okujaguza nga bwegiweze emyaka 19 nga eyuuguumya amayengo .

Kavumba Recreation Center yeneekaanekaye dda n’akatagga nga buli wookuba eriiso wooleka masanyu so nga n’ennyiriri z’abantu abayingira zaawanvuye dda .