Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

NRM takes Kaabong seat

NRM’s Akello Rose Lilly is the newly elected woman Member of Parliament for Kaabong…

Akubye bba akakumbi n’amuttirawo e Kyotera

Police mu Disitulikiti empya ey’e Kyotera egombyemu obwala omukazi Nassolo Harriet myaka 26 nga…

Okuyigulukuka kw’ettaka e Buduuda kulese ttayo amaka 200

Okuyigulukuka kw’ettaka kusaanyizzaawo ebyalo bisatu mu ggombolola y’e Burushek mu Disitulikiti y’e Buduuda mu…

Police erwanaganye n’abasuubuzi boomu katale k’e Nateete

Police enkya ya leero ekedde kulwanagana n’abasuubuzi boomu katale k’e Nateete nga beekalakaasa okulaga…

Omugoba wa Takisi atomedde ow’akagaali asimattuse okugajambulwa ku Kalerwe

Omugoba wa Takisi nnamba UAW 346T atannategeerekeka mannya asimattuse okugajambulwa wadde akubiddwamu abantu ababadde…

Judges’ and magistrates’ strike springs into day 2

As the Judges’ and Magistrates’ Strike against low salaries springs  into day 2 across the…

Ettabi limunyigidde ku mmotoka n’akalirawo – Kayunga

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo ekimu mu Disitulikiti y’e Kayunga omuvuka wa myaka 19…

Abanyaga waya z’amasannyalaze e Lugazi bali mu kaduukulu

Police y’e Lugazi eriko abantu bana nga mulimu n’omukazi begombyemu obwala abagambibwa okunyaga waya…

Ab’obuyinza mu Munisipaali y’e Masaka batonzeewo olunaku lwa Bulungibwansi

Ab’obuyinza mu Munisipaali y’e Masaka batadde akazito ku basuubuzi abagikakkalabiza mu kitundu kino okuwangayo…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

28 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

3 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon