Breaking
News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omugoba wa Takisi atomedde ow’akagaali asimattuse okugajambulwa ku Kalerwe

August 28, 2017 · Mubiru Ali

Omugoba wa Takisi nnamba UAW 346T atannategeerekeka mannya asimattuse okugajambulwa wadde akubiddwamu abantu ababadde beesomye ku Kalerwe oluvannyuma lw’okutomera ow’akagaali n’ayisibwa bubi nnyooo.

Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti omugoba ono abadde avuga ndiima emmotoka n’eremererwa okusiba okukakkana ng’asaabadde ow’akagaali ย era addusiddwa mu ddwaliro e Mulago nga biwala ttaka. Ye owa Takisi yeesimattudde ku bantu ababadde beesomye nga batandise okumukuba n’assaako kakokola tondeka nnyuma.