Ettabi limunyigidde ku mmotoka n’akalirawo – Kayunga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo ekimu mu Disitulikiti y’e Kayunga omuvuka wa myaka 19 abadde  ku kimotoka ky’ebikajjo waggulu bw’akubiddwa ettabi ly’omuti erisala mu kkubo n’akalirawo.

Omusasi waffe Kato Vincent e Kayunga atutegeezezza nti omuvubuka ono ettabi limunyigidde ku mmotoka n’afiirawo mbulaga. 

Share.

Leave A Reply