Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 408 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ab’obuyinza mu Munisipaali y’e Masaka batonzeewo olunaku lwa Bulungibwansi

August 25, 2017 · Mubiru Ali

Ab’obuyinza mu Munisipaali y’e Masaka batadde akazito ku basuubuzi abagikakkalabiza mu kitundu kino okuwangayo olunaku lumu mu wiiki nga lwakukola Bulungibwansi ‘okusobola okwegobako kasasiro n’obukyafu obufumbekedde mu Munisipaali eno.

Abatwala Munisipaali eno  baagala amaduuka gaggalwe okumala essaawa ssatu buli lwakusatu olusemba mu mwezi nga Bulungibwansi agenda mu maaso era Town Clerk w’ekibuga Masaka, Paul Omoko agamba nti obukiiko bwa Divizoni essatu ezikola Munisipaali ya Masaka bwasazeewo bateekewo olunaku oluyitibwa Masaka Sanitation Day mwebagenda okuyita okuba n’ekibuga ekiyonjo