Okuyigulukuka kw’ettaka e Buduuda kulese ttayo amaka 200

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Okuyigulukuka kw’ettaka kusaanyizzaawo ebyalo bisatu mu ggombolola y’e Burushek mu Disitulikiti y’e Buduuda mu bitundu bya Elgon.

Okusinziira ku ba Ofiisa ba Disitulikiti bagamba nti amayumba agasinga galekeddwa ku ddimwa, ¬†ebisolo ebirundibwa eby’awaka biziikiddwa nga n’abantu abasoba mu 200 tebalina webeegeka luba era nga kigambibwa nti batandise kwewogoma mu ba nganda zaabwe ku byalo ebiriiraanyeewo. Teri muntu n’omu yaayambiddwa nti alumiziddwa okuva akawungeezi k’eggulo ettaka lino welyayigulukukidde! ¬†¬†

Share.

Leave A Reply