Abanyaga waya z’amasannyalaze e Lugazi bali mu kaduukulu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police y’e Lugazi eriko abantu bana nga mulimu n’omukazi begombyemu obwala abagambibwa okunyaga waya n’ebyuma by’amasannyalaze ebigatwala ku muliraano e Kenya.

Omu ku beerabiddeko n’agaabwe, Mpiima Livingstone e Lugazi agamba nti abantu bano bakwatiddwa lubona ne waya zino era kati wetwogerera batemeza mabega wa mitayimbwa.

Share.

Leave A Reply