Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

EBIYUMBA BY’EGGAALI Y’OMUKKA EBYAGULIBWA BYALI BYA MYAKA 8 KU BUWUMBI 48 SO NGA EBYEMYAKA 6 BYA BUWUMBI 36

Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi; “Bwetwayongedde okwekkaanya…

Sipiika Oulanyah awadde Church of Uganda obukadde 100

Sipiika wa Palamenti Jacob Oulanyah olunaku enkya yaleero atuukirizza obweyamo bweyakola obwobukadde 100 okusonderako…

Enkuba egoyezza ab’e Mateete

Enkuba eyabaddemu omuzira ne kibuyaga byagoyezza abantu be Mateete mu Disitulikiti y’e Ssembabule. Ebintu…

SSEGIRIINYA MUHAMMAD TALEETEDDWA MU KKOOTI KUBA MUYI – SHAMIM MALENDE

Munnamateeka Shamim Malende avuddeyo nategeeza nga Kkooti Enkulu e Masaka eragidde ekitongole kyamakomera ekya…

Poliisi etandise okukwata abavuga endiima

Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka ekya Directorate of Traffic and Road…

OBUSEEGU BWAMMWE KABUBATWAZE MU NKOMYO OKUMALA EMYEZI 30

Hafashimana Paskari, 29, eyalabikira mu katambi nga asona Muhawenimana Colodine Mukamulenzi, 24 obukeeka mu…

Hon. Musinguzi aleese obujulizi obuluma Dr. Musenero

Mu bujulizi Hon. Musinguzi Yona bwayanjulidde Palamenti obujulizi, alaze Palamenti nti Auditor General yebuuza…

BAMPE OBUKUUMI, BATANDISE OKUNONDOOLA – HON. MUSINGUZI

Hon. Yona Musinguzi Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM akiikirira Ntungamo Municipality olunaku…

Bbaasi ya Gateway ekutte omuliro e Kampiringisa

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zomunda mu Ggwanga Gen. David Muhoozi avuddeyo ku…

LIsten Live

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera.

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera. ...

3 0 instagram icon
Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James

Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James
...

8 0 instagram icon
Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

81 9 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

27 4 instagram icon