Sipiika Oulanyah awadde Church of Uganda obukadde 100

Sipiika wa Palamenti Jacob Oulanyah olunaku enkya yaleero atuukirizza obweyamo bweyakola obwobukadde 100 okusonderako ku Church House. Ssente zino azikwasizza Archbishop wa Church of Uganda Rt. Rev. Stephen Samuel Kazimba Mugalu mu maka g’e Namirembe.
Archbishop ali ku ddimu lyakungaanya obuwumbi 60 obubangibwa Equity Bank Uganda ezakozesebwa mu kuzimba Church House.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply