OBUSEEGU BWAMMWE KABUBATWAZE MU NKOMYO OKUMALA EMYEZI 30

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Hafashimana Paskari, 29, eyalabikira mu katambi nga asona Muhawenimana Colodine Mukamulenzi, 24 obukeeka mu kubo emisana ttuku e Kisoro, omulamuzi w’eddaala eryokubiri owa Kkooti y’e Kisoro abasindise mu kabulamuliro bamaleyo emyezi 30, ngabalanga okukola ekikolwa ekyesitaza abantu emisana ttuku.
Share.

Leave A Reply