SSEGIRIINYA MUHAMMAD TALEETEDDWA MU KKOOTI KUBA MUYI – SHAMIM MALENDE

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamateeka Shamim Malende avuddeyo nategeeza nga Kkooti Enkulu e Masaka eragidde ekitongole kyamakomera ekya Uganda Prisons Service -UPS okukiriza Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP; Hon. Muhammad Ssegiriinya ne Hon Allan Ssewanyana bafune obujanjabi okuva mu bakugu bbo bebesaliddewo nga balondoolwa Gavumenti.
Agamba nti leero Hon. Ssegiriinya talagiddwa ku nkola ya Zoom kuba muyi nnyo.
Hon Allan Ssewanyana nti wadde naye aleeteddwa naye muyi. Okuwoza omusango kwakutandika nga 23/11/2021 ku ssaawa ssatu ezokumakya.
Share.

Leave A Reply