Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 84 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Enkuba egoyezza ab’e Mateete

November 11, 2021 · Mubiru Ali
Enkuba eyabaddemu omuzira ne kibuyaga byagoyezza abantu be Mateete mu Disitulikiti y’e Ssembabule. Ebintu bingi ebyasanyiziddwawo okuli amayumba, ensuku n’enimiro n’ebisolo.
Ssentebe w’e Ggombolola Zziwa Ronald asabye Minisitule y’ebigwa bitalaze ebadduukirire.