Breaking
News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku St Mark High School e Kayunga. News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya kwaleero nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga Bugerere. Okuyingira News: Program Gasimbagane ne Bannamawulire mwebakwatidde Charles Rwomushana olwaleero, ekusubye?
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 154 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omubaka Mwijukye akyuusiddwa naleetebwa e Kampala okufuna obujanjabi

May 13, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka akiikiria Buhweju Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Francis Mwijukye akyuusiddwa naweerezebwa e Kampala okufuna obujanjabi obusingako okuva mu Ddwaliro lya Devine Mercy mu Kibuga Mbarara gyabadde afunira obujanjabi oluvannyuma lwokulumbibwa abantu ababadde babagalidde emiggo nebaleka ngalumiziddwa.
Ono bamulumbidde ku Rwanyamabare Catholic Church mu Disitulikiti y’e Buhweju gyeyabadde agenze okuwuliriza ensonga zokubba ettaka ly’e Kkanisa.