Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,009 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

EBIYUMBA BY’EGGAALI Y’OMUKKA EBYAGULIBWA BYALI BYA MYAKA 8 KU BUWUMBI 48 SO NGA EBYEMYAKA 6 BYA BUWUMBI 36

November 11, 2021 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Joel Ssenyonyi; “Bwetwayongedde okwekkaanya ensonga z’ebiyumba by’eggaali yomukka ebyagulibwa, COSASE yakizudde nti mukunoonyereza mu katale, kigambibwa nti ebiyumba eby’emyaka 6 bigulibwe ku buwumbi 36.
Wabula Uganda Railways Corporation yagula ebiyumba eby’emyaka 8 ku buwumbi 48 awatali nsonga ematiza. Procurement Officer Tom Kimera yakwasiddwa Uganda Police Force agira aggalirwa nga bwebakola okunoonyereza.”