Poliisi etandise okukwata abavuga endiima

Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka ekya Directorate of Traffic and Road Safety kitandise ebikwekweto kubavuga endiima.
Abasirikale ba Traffic nga bakozesa ‘speed guns’ empya ezakagulibwa bakoze ekikwekweto ku luguudo lwa Entebe Express Highway mwebasomeserezza abagoba b’ebidduka saako n’okubalabula okwewawala okusukka mu sipiidi gyebalina okuvugirako.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply