Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Nsereko ne Ssewannyana balabiseeko ku CID

Ababaka babiri mu Palamenti ku bana abaayitiddwa balabikeko ku kitebe kya Police ekikola ku…

Ssematimba asigazza ekifo kye mu Palamenti

Kkooti ejulirwamu mu Kampala enkya ya leero asazeewo nti Peter Ssematimba mubaka mu Palamenti…

Ow’e 82 yeeyimbyemu ogwa kabugu

Namukadde ow’emyaka 82 nga ono mutuuze ku kyalo Kabojjogi ekisangibwa mu East Division mu…

Akabenje katuze 13 ku lw’e Masaka

Abantu 13 bakakasiddwa nga beebafiiriddewo ate munaana bapookya na biwundu mu kabenje akagudde e…

Omulabirizi Kityo Luwalira akaayuukidde ababaka ku kkomo ly’emyaka

Omulabirizi w’obulabirizi bw’e Namirembe,  The Right Rev. Wilberforce Kityo Luwalira asabye Palamenti okulaba nga…

B’ofiisa ba Police 2 bafiiridde mu bulumbaganyi – Kalerwe

Police ekakasizza obulumbaganyi obwakoleddwa ku bakozi na Kkampuni ekola emigaati eya Denovo erisangibwa ku…

Abavubuka 2 baweereddwa obutwa e Kyazanga, bafu

Abatuuze booku kyalo Kyazanga ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Lwengo baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw’okusanga batuuze…

Abazigu batemudde wa myaka 70 e Luweero

Police e Luweero ebakanye n’omuyiggo gw’abatamanyangamba abakkidde namukadde ow’emyaka 70 nebamutemula mu kiro ekikeesezza…

Akubye muwala we n’amutta, amusanze n’omusajja mu kaboozi – Jinja

Police nga eri wamu n’abatuuze ku kyalo Buwekula ekisangibwa mu ggombolola y’e Mafubira mu…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

18 1 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

4 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

2 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon