Abavubuka 2 baweereddwa obutwa e Kyazanga, bafu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abatuuze booku kyalo Kyazanga ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Lwengo baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw’okusanga batuuze bannaabwe babiri nga baaweereddwa obutwa nebalembalemba olw’ekaganga. 

Abafudde babadde bavubuka babiri nga babadde bakola mu ka bbizinensi ka Chapati akali mu Kyazanga omwo era nga emirambo gisangiddwa nga giganngalamye mu kazigo mwebabadde bapangisa.

Lameka Kigozi ayogerera Police mu bitundu by’e Masaka akakasizza embeera eno.

Share.

Leave A Reply