Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 293 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ow’e 82 yeeyimbyemu ogwa kabugu

September 18, 2017 · Mubiru Ali

Namukadde ow’emyaka 82 nga ono mutuuze ku kyalo Kabojjogi ekisangibwa mu East Division mu kibuga ky’e Mubende,  yeeyimbyemu ogwa kabugu naafa nga kigambibwa nti alemereddwa okwerabirira bw’atyo n’asalawo okweggya mu bulamu bwensi eno.

Omu ku balirwana b’omugenzi,  Vincent Ssettimba atutegeezezza nti omugenzi ye Matovu John nti era abadde aludde ng’abalaalika nga bw’aggya okwetta olw’embeera y’obulamu okumukaluubirira nga talina muntu yenna amayumba so nga naye teyeesobola.